Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 73 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Njakutambula mu kibuga nga bwenjagala – Besigye

July 26, 2016 · Mubiru Ali

Eyakwatira FDC bendera okuvuganya ku bukulembeze bw’eggwanga Col. Dr. Kizza Besigye agamba nti kirabika Gavumenti ya Yuganda egenda etandika okukitegeera nti terina buyinza bwakumulemesa kutambula nga yeegazaanyiza mu ddembe lye. Era n’agamba nti kino waakwongera okukiraga nti Gavumenti terina buyinza bwa ngeri efaanana etyo.

Nsobola okutambula mu kibuga nga bwenjagala, tukirwaniridde emyaka Kati tukituuseeko. Kitandise okulabika nga njakutambula n’abantu bajjakutambula nga beetaaya ate n’ebirala tuggya kubituukako”. Dr. Besigye.