Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 401 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Njakulwanirira Bank yange okutuusa okufa – Dr. Sudhir Ruparelia

September 14, 2019 · Mubiru Ali

Omusuubuzi w’omu Kampala Dr. Sudhir Ruparelia avuddeyo nategeeza abakulira Bank of Uganda nti bagalawo bbanka ye n’endala 6 nti naye mwetegefu nebwaliba afudde Mutabani we ajja kuvaayo okulwanirira ebintu bye. Wadde nga baakozesa etteeka lyebalowooza nti linabataasa naye eryo lyennyini lyagenda okukozesa okubalinnya ku nfeete. Sudhir agamba nti balina Bannamateeka ababawabya nebalowooza nti bakitalo nebatafaayo nakubawabula ku nsobi ze bakola mu mateeka.