Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 526 listening Simba FM Live

Njagala Yuganda eyawamu – Eddy Kenzo

September 11, 2020 · Mubiru Ali
Eddy Kenzo; “Kantwale omukisa guno okwebaza eyasiize ekifaananyi kino (Ntonio Ntonna) kuba kino kyennyini kyembadde nwanirira ebbanga lyonna. Tetusaanye kulwanagana oba kwetta, wabula tulina kwegatta nga eggwanga tukolerere Yuganda ey’enkya.
Abaagala entalo mwandiba nga muli ba mafia nga munoonya byammwe oba si ekyo nga mulina emitima emibi. #evilpeople.
Share spread love not hate.
Obuntu bulamu kyekisinga #ubuntu Lwaki muvuma abantu bwemutyo.
Nze mbaagala wamma oba mwe temunjagala ebyo byammwe, nze mbaagala mu Yuganda emu 😄😄😄 era njakukola kyonna kyensobola okusobola okuteekawo obumu.”