NIRA tekola ID zabiccupuli

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Nnangamuntu mu ggwa ekya National Identification and Registration Authority (NIRA) kivuddeyo nekiwakanya ebibadde bigambibwa nti kifulumya ID ez’ebiccupuli wadde nga kikiriza nti kifunye okwemulugunya okuva mu bantu.
Omwogezi wa NIRA Gilbert Kadilo agamba nti ekizibu si kya ID kubeera zabiccupuli wabula ensobi eziva ku buzibu bwa Tekinologiya.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Abantu bakiriziddwa okuddamu okuwumulirako ku City Square