Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,044 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

NGO Bureau enoonyereza ku mirimu gy’ebibiina byobwannakyewa

September 18, 2020 · Mubiru Ali
Omukungu okuva National Bureau For NGOs Mw. Onen avuddeyo nategeeza Bannamawulire nga NGO Bureau mu kaseera kano bweri mukulondoola ebibiina by’obwannakyewa ebiwerako ebikola mu Ggwanga nga ku bino kuliko ne Bryan white foundation. Onen agamba nti bafuna ebbaluwa nga 26-May-2020 okuva mu Palamenti ya Yuganda nga yemulugunya ku mutandisi w’ekibiina kino Kitumira Brain aka Bryan White n’ensonga lwaki yawandiisa ekibiina kino.
Onen agamba nti yadde nga ekibiina kino kyawandiisibwa nga kikirizibwa n’okukola wabula tekyazza bujja bikikwatako wadde okutegeeza NGO Bureau nti kyayimiriza emirimu gyakyo mu Ggwanga oba kikyakola.