Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,226 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

NGO 54 zigaddwawo

August 21, 2021 · Mubiru Ali
Ekitongole ekitaba ebibiina byobwannakyewa ekya National Bureau For NGOs kiyimirizza mbagirawo emirimu gy’ebibiina byobwa Nnakyewa okuli Chapter Four UG, Citizens’ Coalition for Electoral Democracy in Uganda (CCEDU) n’ebitongole ebirala 13 nga kigambibwa nti bino tebyawayo Annual Returns, ebitabo ebibaliriddwa n’obutalaga wa gyebajja ensimbi.
Wabula Munnamateeka Nicholas Opiyo owa Chapter 4 agamba nti babadde bagoberera amateeka gonna era nga bawaayo buli kimu.