Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 650 listening Simba FM Live

Ngenda kwesimbawo okukiikirira abakadde – Halimah Namakula

July 11, 2020 · Mubiru Ali

Omuyimbi Halimah Namakula 60, avuddeyo nateegeza nga bwagenda okwesimbawo ku kifo ky’okukiikirira Abakadde mu Lukiiko olukulu olw’Eggwanga.
Ono yategeezezza nga bwasobola obulungi okukiikirira Abakadde nti era asobola bulungi okufuna obululu.