Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 440 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ngenda kwabya abalya ssente – Bebe cool

January 20, 2019 · Mubiru Ali

Omuyimbi Bebe Cool oluvannyuma lwa Andrew Benon Kibuuka okumulangira nga bweyafuna okuva ewa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni obukadde 400 obwali obw’abayimbi okwekulaakulanya nabwezibika yavuddeyo nategeeza nga oluvannyuma lw’essaawa 24 bwagenda okutandika okuteeka obutambi bw’abayimbi ku Facebook obulaga buli omu nga azifuna. Mbu baali abayimbi 20.
Ono agamba kino akikoze okutaasa erinnya lye kuba bbo ba Kibuuka mbu bafuna obwumbi 2 okuva ewa Pulezidenti naye balemeddwa okunnyonyola. Akatambi akasoose ka Dr Hilder man ono nga munnakisinde kya People Power ekya muyimbi munne Bobi Wine.
Bebe Cool agamba nti waliyo n’abebisawo lindirira.