Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye!
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
Ngenda kusisinkana Minisita e Tanzania twogere ku nsonga ya National ID – Rt. Hon. Kadaga
April 21, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Ssaabaminisita asooka era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’obuvanjuba bwa Afirika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga; “Ku nsonga y’enangamuntu, kinyiiza naddala mu Tanzania okwatibwa singa osala noyingirayo ngokozesa nangamuntu. Ngenda kusisinkana ne Minisita ku ludda luli twogeremu.”