Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Nganda olukungaana alukubye ku kikomera kye
November 17, 2018 · Mubiru Ali
Oluvannyuma lwa Poliisi ne Military okulemesa Omubaka Ssemuju Ibrahim Nganda owa Munisipaali ya Kira okukuba olukungaana okwebuuza ku bantu be e Kireka ne bamusibra awakaawe yasazeewo kulinnya ku kikomera kye nayogerako eri abatuuze b’ekitundu kyakikirira nga aliwamu n’Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti.