Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 295 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

NGA LWAKI NZITA ANVUGANYA? – PULEZIDENTI MUSEVENI

June 10, 2021 · Mubiru Ali
https://youtu.be/knEoNKlIhns
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Waliwo abantu bangi benandibadde nzise kuba baali banyiiza. Omu kubbo ye Hon. Cecilia Ogwal. Nali namutuuma ‘dako Maracha’ ekitegeeza ‘omukazi omubi’ kuba yalina olulimi olubi ennyo. Naye singa natta Hon. Cecilia Ogwal, yandibadde muzira kati. Singa Hon. Cecilia Ogwal teyafa, ebintu ebirungi byandibaddewo. Kati ndi wano naye. Kiba kyabutaba nabirowoozo okutta abantu.
Singa natta Kizza Besigye, yandibadde muzira katu mubirowoozo by’abantu.
Bwotta omuntu omuwonya, kuba omuntu bwafa tugamba nti ooo bambi yanditukoledde ebintu ebirungi bingi singa abaddewo. Naye oyinza okwesanga nti babi yandibadde oba talina nakyakola. Abantu abakozesa abatemu beebo abatekiririzaamu, National Resistance Movement – NRM tekozesa batemu kuba twekiririzaamu. Lwaki nkutta olwokuba onvugagnya? Bwemba mutuufu obeera mukyamu, lwaki mbeera nkutta?” #BudgetDay2021