Breaking
News: A clear message from Day 1 of Africa must take ownership of its health future. News: Sigamba nti Bannayuganda tebaagala kukola, naye nga Bannayuganda mututwalako ebintu byaffe, mutwavuwazizza! Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Gavumenti ewadde omuvunaanwa mu misango gyobutemu e Masaka Kamugisha Quraish Bannamateeka 2 bamuyambeko okumuwolereza nga bano kuliko Kaliba
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 127 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Nga lwaki mwagala ngende?! Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni…

November 18, 2025 · Radio Simba

“Nga lwaki mwagala ngende?!” Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo kwabo abamusojja ku luwonzi nga bamubuuza ddi lwagenda.
“Mbabuulira, nti nze mu myaka mitono ngenda mu ggulu, naye mmwe abajja okusigala wano, bwemutazuukuka mugenda kubeera mu mbeera mbi nnyo. Mwogera ku mupiira gw’Abazungu na kiraabu ki ezannya. Nze sisobola kulaba kiraabu ezo. Ku myaka 81, siddangamu kulaba mupiira okuva 1966.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News