NEMA esazizaamu ebyapa by’ettaka lyonna erisangibwa muntobazi

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi mu ggwanga ekya NEMA kigamba nti kyakusazaamu ebyapa bye ttaka erisoba mu plots 342 nga ziri mu ntobazi mu kibuga Kampala okusobola okussa ekiragiro kya gavumenti mu nkola/

Peter Kauju okuva mu KCCA agamba nti KCCA yayimirizza okugaba ebyapa mu bifo eby’entobazi mu Kampala era nagamba nti boogerezeganya n’abo bekikwatako.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Okwogera kwa Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II e Bugerere ku mukolo gw’okukuza olunaku lw’ebyobulamu.