nema ereeta omusolo omupya

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kubumbutayira obutonde bw’ensi mu Ggwanga ekya National Enviroment Management Authority (NEMA) kivuddeyo n’ebbago lyeteeka erya ‘Carbon Tax’ n’ekigendererwa ekyokuzaawo obutonde bw’ensi obusanyiziddwawo mu kutema ebibira.
Tom Okurut nga ye Executive Director wa NEMA agamba nti singa Gavumenti enakiriza ekirowoozo kino, buli Munnayuganda wakusasula nga shs 50 buli mwaka eri Gavumenti era nga ensimbi zino zakukozesebwa okuzaawo ebibira ebisaliddwa okusobola okutereeza embeera y’obutonde nga eyita mukusimba emiti.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Poliisi ekoze ekikwekweto nekwata babiri ewa Kisekka