Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 94 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule

August 13, 2026 · Radio Simba

🚨 Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu n’abakungu okuva mu Minisitule yebyentambula bongedde amaanyi mu kikwekweto kya “Barabara Salaama” nga bekenneenya emotoka ennene okuli; Loole nga Sino Truck, lukululana ne bbaasi era nga kiddo bakisudde ku luguudo lw’e Masaka enkya yaleero. Bano bakulembeddwamu omukungu mu avunaanyizibwa ku ku kwasisa amateeka mu Minisitule yebyentambula Winstone Katushabe n’omumyuka w’omuduumizi wa Poliisi y’ebidduka ACP Norman Musinga.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News