Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

NEJJUSA OBUDDE BWENAMALA KU LUDDA OLUVUGANYA GAVUMENTI – MINISITA BETI KAMYA

June 13, 2021 · Mubiru Ali
Abadde Minisita w’ettaka Beti Olive Namisango Kamya eyasuuliddwa nafuulibwa omuwabuzi wa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti emyaka 5 gyamaze mu National Resistance Movement – NRM nga aweereza gisinga emyaka 30 gyeyamala ku ludda oluvuganya Gavumenti nga balekaana era teyejjusa yadde n’olunaku olumu bweruti.