Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 379 listening Simba FM Live

Nebanda agamba nti bamubbye mukamyuufu

September 6, 2020 · Mubiru Ali

Hon. Andiru Florence Nebanda Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM era muganda w’omugenzi Cerina Nebanda eyali omubaka Omukyala owa Disitulikiti ye Butaleja avuddeyo nasaba akakiiko akokuntikko aka NRM okuvaayo kayingire mu nsonga za Butaleja nga agamba nti abakulira ebyokulonda mu Disitulikiti balangiridde Hamba Agatha Muloki ng’omuwanguzi so nga ye Andiru yeyawangudde.
Kino kyanhizizza nnyo abawagizi be nga kati bakutte olunaku olw’okubiri nga bekalakaasa.
Nebanda agamba nti kyanaku nti abakungu ba NRM bakozesa offiisi okweliira ssente nga bayita mu kubba.