Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

nfunda n’okumpita ‘water melon nga siri nsujju – nambooze

Omubaka wa Mukono Municipality Mp Nambooze Bakireke Betty avuddeyo naddiza Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Nobert Mao omuliro oluvannyuma lwa Mao okuvaayo nategeeza nti abo bonna Bannakibiina kya DP abalangiddwa Col. Dr. Kizza Besigye Munnakibiina kya Forum for Democratic Change mu Gavumenti ye ey’abantu balinga “Water Melon” kuba kungula bakiragala ante nga munda bamyufu. Ye Nambooze amugambye nti afundako n’okubeera ‘Water Melon’ okusinga okubeera ensujju (Pumpkin) kuba ku ngulu yakiragala ate nga munda yakyenvu.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort