Ndowooza Deputy Speaker anatuwa ekifaananyi ekituufu – Ofwono Opondo

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ofwono Opondo avuddeyo nategeeza ku mukutu ggwe ogwa nti Twitter nti Omumyuka w’omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Jacob Oulanyah L’Okori nga era akikirira Omoro County enkya yaleero akyaliddeko Omubaka Kyagulanyi Ssentamu. Agamba nti okukyala kwe kuno kujja kuyamba okuwa ekifaananyi ekituufu ku mbeera omubaka Kyagulanyi gyalimu okusinga ku ba Opposition kyebabadde batugamba.
Share.

Leave A Reply