Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Ndi mwetegefu okugenda mukomera – Namuganza

August 14, 2018 · Mubiru Ali

Minisita webyettaka omubeezi Persis Namuganza avuddeyo nagamba nti ye yewaddeyo okugenda mukomera olw’okulwanirira eddembe ly’ettaka. Yagambye nti ye nga Minisita w’ebyettaka tagenda kukomya kuyingira mu nsonga z’ettaka nga asindikiddwa President nti era akakiiko k’ettaka bwekaba kalaba nti akola nsobi kamusibe.

Okwogera bino kidiridde Namuganza okulabikako mu kakiiko akanoonyereza ku mivuyo gy’ettaka annyonyole lwaki yenyigira mu mivuyo gy’ettaka e Mubende.