Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 592 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ndi munyiivu eri EC ne Poliisi – HE Museveni

December 11, 2020 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ab’oludda oluvuganya n’emikwano gyabwe abagwira tebalina mugaso baagala kutaataganya mirembe. Abazungu bawa abaana baffe enjanga okukola efujjo. Eyo nsobi ekoleddwa ba kkaada ba National Resistance Movement – NRM abanafu abeyagaliza bokka abatwala ttawuni ezo.
Simanyi lwaki Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda ak’Omulamuzi Byabakama ne Uganda Police Force bakiriza batya bino eby’ekisiru okugenda mu maaso. Siri musanyufu nabo.”