Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 373 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

NDA erondoole omutindo gwa COVIDEX

July 1, 2021 · Mubiru Ali

Minisita owekisiikiriza avunaanyizibwa ku nsonga z’amawulire wamu n’okulwanyisa enguzi n’obukenuzi Hon. Joyce Baagala avuudyo ku nsonga y’ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddalagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority okuba nga kyakakasizza eddagala lya COVIDEX okukozesebwa ngerimu eriyamba kukujanjaba ekirwadde kya COVID-19 nasaba wabeerewo okulondoola mu kukolebwa wamu n’ensaasaanya y’eddagala lino okusobola okukuuma omutindo gwalyo.