Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 302 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

NDA ekutte abaccupula eddagala mu container village

July 15, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’eddagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority wamu ne Uganda Police Force bakutte abantu 6 okuva mu Container Village mu Kampala nga kigambibwa nti bano babadde baccupula eddagala erigema foot and mouth nebamala nebalitunda.
Bano basangiddwa ne doozi emitwalo 2 ezibalirirwamu obukadde 100.