Breaking
News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Ekitiibwa kya Buganda, kyoleka obutamanya, kuba Abaganda batemdereza Bajjajabwe abedda olwokulwa News: Amir Wamala, nannyini Amigo Farm Limited esangibwa ku Kyalo Rwanyangwe, mu Gombolola ye Kashongi, mu Disitulikiti ye Kiruhura bwabadde ayogerako News: Waliwo Ekika ngabantu baakyo batambuliranga mu kibinja ekyaviirako ebika ebirala okubekengera? Kimpe
ON NOW Awali Omukka
Now Playing ยท 51 listening Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

National Isolation Centre emaze okudaabirizibwa

July 1, 2021 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddyo netegeeza nga bwemaze okudaabiriza National Isolation Centre esangibwa Entebe nga kati esobola okukozesebwa.
Eno eirmu ebitanda 80 ebisobola okujanjabirwako abalwadde b’eddwadde enkambwe omuli; SARs,H1N1,Ebola, COVID-19 wamu n’endala. Minisitule egamba nti era egenda kukozesebwa nga ekifo ekikolebwamu okunoonyereza ku ndwadde wamu n’okugezesezaayo.