Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire.
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News
National ID ezaweddeko zakusigala nga zikola – Minisita Muhoozi
August 16, 2024 · Mubiru Ali
Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga zomunda Ggwanga Gen. David Muhoozi avuddeyo nategeeza nti Gavumenti eyongezzaayo ebbanga ennangamuntu lwezinagwako.
Ennangamuntu obukadde 15 mu emitwalo 80 zezibadde zirina okuggwako omwaka guno nga kati zakusigala nga zikola okutuusa mu December 2025.