Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 137 listening Simba FM Live

Nateeka obukadde 3 mu kulima nenfunamu akakadde 1 nemitwalo 80

November 2, 2022 · Mubiru Ali

Omubaka wa Kira Municipality Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda; “Nateeka obukadde 3 mu nnimiro e Bulimu mu Mukono nenima byenalima, byanakungula nafunamu akakadde 1 nemitwalo 80! Gavumenti erina okuteeka amaanyi ku bbeeyi y’ebirime. Omuntu n’olima ennanansi, notunda ennanansi 4 ku mutwalo gumu!”