Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 246 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Nantume ne Mariach bagobeddwa mu Amerika

September 30, 2019 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
Omuyimbi wa The Golden Production / Band Maureen Nantume ne Munnakatemba Mc Mariach batikiddwa okuva mu Amerika nebazibwa okwaboobwe.
Bano bombi bawereddwa okumala emyaka 10 nga tebazeemu kudda mu Amerika oluvannyuma lw’okusaba Visa okugenda mu Amerika nga yabulambuzi wabula nebasangibwa nga bakuba bivvulu.
Kigambibwa mbu babadde bagezaako kwewala kusasula misolo. Bano babadde batwalibwa abategesi b’ebivvulu okuli Juliet Zawedde ne Muvawala. Abategesi b’ebivvulu basazeewo bano okubasikiza Desire Luzinda ne Eddy Kenzo.