Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
‘Nantaba jangu onnyonyole kubya ssebulime’ – oulanyah
March 28, 2019 · Mubiru Ali
Omumyuka w’omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’Eggwanga Jacob Oulanyah yavuddeyo olunaku lw’eggulo nayita Omubeezi wa Miinisita avunaanyizibwa kubya tekinologiya Aidah Nantaba alabikeko mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga annyonyole kiki ekyabaddewo ekituufu kubantu ababadde bamugoberera Poliisi netuuka n’okutta Ronald Ssebulime.