Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 376 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Nange ndi muntu obulamu mbwetaaga banange mundeke – Archbishop Kaziimba

April 21, 2026 · Radio Simba

🗳️ Nange ndi muntu obulamu mbwetaaga banange mundeke – Archbishop Kaziimba
Archbishop Stephen Kaziimba Mugalu; “Banange nange ndi muntu, obulamu mbwetaaga. Nina okubeera omulamu. Nze siri Mulokozi wammwe okwetikka ebizibu byammwe. Mu bitwale ku musaalaba. Nze nkola kyenina okukola ebirala nembirekera Katonda. Nze siri wano kubalokola. Waliwo abantu abambuuza nti lwaki saagala Janani Luwum! Omusajja yakola omulimu amatendo. Omusajja gwebatta! Mwagala nange nkolewo ekyenjawulo nga banzise! Kati olwo bwenfa nga mugamba nti ‘Kaziimba’ yali musajja mulungi nnyo, yattibwa. Nze sirina famire! Lwaki temulumirirwa?”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News