Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Nandyagadde Kyagulanyi abeere Pulezidenti – Kibalama
September 28, 2020 · Mubiru Ali
Moses Nkonge Kibalama:”Singa Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine addamu nampita, njakumuwagira kuba kati ndiwa ddembe okuwagira gwenjagala. Singa ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ampita okumunoonyeza akalulu ndi mwetegefu.
Pulezidenti Museveni musajja era kirabo okuva eri Mukama kuba okufuga Uganda emyaka 30 sikyangu.
Wabula nandyagadde Kyagulanyi abeere Pulezidenti singa tubadde tukyali ffenna.”