Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 235 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Namwandu abaana ba bba bamugobaganya ku ttaka

June 7, 2016 · Mubiru Ali

Namukadde namwandu myaka 60 abaana ba bba bamugobaganya ku ttaka mu Buwenge .

Namukadde namwandu ow’emuaka 60 gaakaaba gaakomba oluvannyuma lwa baana bba beyamulekedde okumugobaganya ku ttaka .

Bino bibadde ku kyalo Idoome ekiri mu gombolola ye Buwenge mu disitulikiti ye Jinja mu maka g’omugenzi Kimbagaya Sabastiano eyafa omwezo oguwedde .

Bawala b’omugenzi nga bakulembeddwamu Edisa Kizza balumbye namwandu Ruth Nabirye Kimbagaya nebamulagira asibemu ebibye era ne beegabanya ettaka .

Nabirye agamba nti yafumbirwa ย mu maka gano emyaka 30 emabega mweyazaalira abaana bana nga kuliko n’abalongo wabula nga yasaga bba yazaalako dda abanaana bano abamusenza oluti ng’ekikere .

Radio Simba weetuukidde mu maka gano nga abaana b’omugenzi ate nga bonna bantu bakulu era bafumbo esanze bali mukwesika ne namwandu .