Breaking
News: Mu lutuula lwa Palamenti olwaleero Omubaka Omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Okwewandiisa mu Ngule kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Abasawo be Masaka abaali bakwatibwa ku biragiro bya Minisita wa Gavumenti ezebitundu Hon.
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 235 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Namuttikwa w’enkuba asaanyizzaawo essomero.

November 16, 2015 · Mubiru Ali

Namuttikwa w’enkuba afudembye ekiro ekikeesezza leero asaanyizzaawo essomero lya Buwologoma primary school erisangibwa mu Ggombolola ye Bulonge mu Disitulikiti ye Luwuuka..

Abayizi batuuse ku nkya nga ebizimbe by’essomero byonna okuli ebibiina omusanvu biri ku ttaka ne yaafeesi zonna. Nga n’ebitabo mukoka yabitutte.

Omukulu w’essomero lino Charles Maganda agamba nti basigadde banaku era asaba Gavumenti waakiri ebazimbire obusiisira bagira beewogoma omwo.