Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 209 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Namukadde 82 akaligiddwa 18 lwakutta muzzukulu we.

January 28, 2016 · Mubiru Ali

Namukadde wa myaka 82 akaligiddwa kooti enkulu mu Kampala myaka 18 ng’ali mu nkomyo lwakusanjaga muzzukulu we.

Hanifah Namuyanja yatta muzzukulu we mu 2012 mu makage e Lukuli Makindye ng’ayambibwako muzzukulu we Lukenge nga naye asaliddwa myaka 35 mu nkomyo.

Omulamuzi Joseph Mulangira yasaze omusango guno akawungeezi akayise nga yeesigama ku bujulizi obwaleetebwa ab’oludda oluwaabi.