Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Namuganza agenze ali Mukono

October 25, 2018 · Mubiru Ali
Omubeezi wa Minisita w’eby’ettaka Persis Namuganza atuuse ku kyalo Kirangira Pulezidenti Museveni w’agenda okusisinkana abatuuze abakunukkiriza mu 300 abaagobebwa ku ttaka omugagga Dick Banoba. Banoba era yasenda amayumba n’okusaawa ennimiro z’abatuuze.
Ng’ayogera eri abatuuze, RDC w’e Mukono Fred Bamwine alagidde RPC wa Kampala n’emiriraano Micheal Musani akome ku basirikale be beewale okweyingiza mu misango gy’ettaka.
Bamwine agambye nti mu mwaka gwa 2013, pulezidenti Museveni yawa ekiragiro ekikoma ku Poliisi okumala gajingirira bisangosango ku beebibanja omuli okusaalimbira ku ttaka, okwonoona ebintu n’emirala. Essaawa yonna Pulezidenti Museveni asuubirwa okutuuka mu kifo kino okwogerako n’abatuuze