Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 650 listening Simba FM Live

Nammungi w’omuntu yeyiye ku nguudo okulindirira Bobi Wine

July 11, 2020 · Mubiru Ali
Abantu abawerako bagumbye e Jinja nga balindirira Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine. Wabula Poliisi yawaliriziddwa okubakubamu omukka ogubalagala okubagumbulula.