Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 248 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Namiryango College ejaguzza okuweza emyaka 117

March 24, 2019 · Mubiru Ali

Katikkiro yeyabadde omugenyi omukulu nga Namiryango College eweza emyaka 117. Katikkiro yasabye abazadde baleme kweraliikirira nnyo nga bagamba nti bategekera baana. Ekikulu kwe kuteekateeka abaana basobole okwerwanako. Yeebazizza Obwakabaka obwawaayo ettaka okutudde essomero; ate ne ba Mill Hill Fathers abaalitandika mu 1902. Katikkiro yaguddewo entekateeka y’okuzimba oluguudo mwasa njala ku ssomero lino.