Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 229 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Nameere yetutte ku Poliisi ya CPS

September 17, 2025 · Mubiru Ali
Nameere Justine olunaku olwaleero yetutte ku Uganda Police Force ya CPS mu Kampala okusobola okumalawo ebibadde bigambibwa nti yenyigira mu kukuba Jennifer Nakanguubi aka Jennifer Fulfigure.
Nameere ategeezezza nti yasindika Munnamateeka we Allan ku CPS ku Bbalaza nebamutegeeza nti tebamwetaaga wabula natamatira kwekugendayo olwaleero. Ono agamba nti ekimututteyo olwaleero lwakuba nti Fulfigure abadde agamba nti Poliisi emunooya.
#ffemmwemmweffe