Breaking
News: OLUTINDO-Mukose-Enaku eri mu basement, waliwo abalina ebituli mu magulu nga babayisaamu drill News: Okwewandiisa mu Ngule kusembedde anti kutandika ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Emboozi yomu Kafunda ne Commander 1 Kalebule Omulebuzi atalebula ne balebula Sula Fulexible agamba nti eddogo eriri mu ndongo teryogerekeka,
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 143 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Namboozze waakulongoosebwa ekyenda .

July 7, 2016 · Mubiru Ali

Omubaka mu Palamenti owa Municipaali y’e Mukono ,  Betty Nambooze Bakireke waakulongoosebwa enkya mu ggwanga lya South Africa oluvannyuma lw’ekirwadde okumubalira embiriizi akabanga akawera .

Joseph Ssewungu akwasiza empisa mu Palamenti ku babaka ba DP, agamba nti Nambooze kati akulungudde ebbanga nga lya nnaku ttaano mu  ggwanga lya South Africa nga bateekateeka okumulongoosa ekirwadde ky’ebyenda ebyavunda .

Wabula Ssewungu agamba nti embeera ya Nambooze erongooseeko okukira webaamutwalira  mu ggwanga lino  .