Nambooze teyalabiseeko mu kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka wa Mukono Municipality Betty Nambooze Bakireke yaweereddwa summons oluvannyuma lwokulemererwa okulabikako ku kkooti y’e Nakawa gyeyabadde alina okulabikako mu maaso g’omulamuzi okusomerwa emisango egimuvunaanwa. Nambooze avunaanibwa okukuma omuliro mu bantu okutuusa obulabe ku bakozi ba Gavumenti omusango gweyegaana.

Share.

Leave A Reply