Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 116 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Nambooze ayagala Museveni ayogere oba waakufiira ku ntebe

October 16, 2016 · Mubiru Ali

Omubaka Betty Nambooze Bakireke asaba wabeewo olutuula lwa Palamenti olw’enjawulo okuva mu luwummula, Pulezidenti Museveni annyonnyole oba nga ddala eggwanga Yuganda likyafugibwa ku ssemateeka.

Akisimbako amannyo nga agamba nti Palamenti ewe Museveni omukisa ayogere oba nga ayagala kufuga okutuuka Mukama lwalimunnyula nga yawamba obuyinza bw’eggwanga, ayogere Palamenti esattululwe okusinga okulimba abantu ย nti balina Palamenti.