Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 338 listening Simba FM Live

Nambooze atongozza NUP-Bikers Association

September 4, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka wa Mukono Municipality Mp Nambooze Bakireke Betty atongozza ekibiina kya National Unity Platform – NUP-bikers Association e Mukono. Abasajja n’Abakyala bano bakiriziganyizza nti okutandika ne Bbalaza bagenda kuvuga piki piki nga batalaaga ebyalo byonna mu Mukono nga babunyisa ebipande, manifesito, kkaadi z’ekibiina wamu n’obunyisa enjiri ya NUP.