Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Namboole awuuma aba FDC balonda anaakwatira ekibiina bendera ku bwa Pulezidenti 2016.

September 2, 2015 · Mubiru Ali

Ababaka abasoba mu 1000 beeyiye mu kisaawe e Namboole okulonda anaakwatira ekibiina kyabwe bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti mu kalulu akabindabinda aka 2016 .

Embiranye eri wakati wa Col Dr Kiiza Besigye ne Maj general Mugisha Muntu, Era nga webunaazibira nga tutegedde ani anaakwatira FDC bendera ku Ntebe y’eggwanga mu Kalulu ka 2016.

Wabula era waliwo b’ebifo ebirala ebisoba mu 17 ebyobukulembeze ebigenda okulondebwamu abakulembeze..