Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 237 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Namayanja owa NUP awangudde obwa meeya bw’ekibuga Masaka

January 21, 2021 · Mubiru Ali
Avunaanyizibwa ku by’okulonda mu Kibuga Masaka, Sam Agaba alangiridde Munnakibiina kya National Unity Platform- NUP Florence Namayanja ng’omuwanguzi w’ekifo ky’obwa meeya oluvannyuma lw’okuwangula ababadde bamuvuganya 7 okuli n’omusuubuzi Emmanuel Lwasa.
Florence Namayanja (NUP), afunye obululu 28,824, Emmanuel Lwasa (independent) 7,408, Willis Mbabazi

National Resistance Movement – NRM

2,421, Charles Kabanda

Democratic Party Uganda

(DP) 841, Muhammed Sembajja 190, Robert Kaweesi 105, Puis Kabiswa 50 ne Francis Sengabi 20.

Namayanja agamba nti akalulu tekabadde kangu kuba n’omu ku bwebabadde bavuganya Lwasa yagezezaako okukabba.
Lwasa ye angamba nti Bannamasaka tebamanyi kyebaagala kuba abadde alina ebirowoozo ebikulaakulanya ekibuga Masaka okusinga Namayanja gwagamba nti talina kyeyakolera bantu b’e Bukoto East ng’omubaka.
Willis Mbabazi owa NRM agamba nti takiriziganya nabuwanguzi bwa Namayanja nti era agenda mu Kkooti.