Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 162 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Nakweede alaze enkovu

December 29, 2021 · Mubiru Ali

Eyakwatira ekibiina kya National Unity Platform – NUP bendera ku kifo kya Ssentebe wa LC5 owa Disitulikiti y’e Kayunga Nakweede Harriet olunaku olwaleero alabiseeko ku kitebe kya NUP e Kamwokya. Mu bifaananyi ebikubiddwa alaze enkovu egenda ekala nga yava ku bisago byeyafuna abebyokwerinda bwebaala babagumbulula okuva mu Kibuga Kayunga.