Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,846 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Nakawere atondose n’akalirawo – Ssemuto

February 16, 2017 · Mubiru Ali

Wabaddewo akasattiro, n’okukubwa enkyukwe mu kabuga k’e  Ssemuto mu Disitulikiti y’e Nakaseke, omukazi abadde ayonsa omwana we bwagonose n’akalirawo.

Abeerabiddeko n’agaabwe bategeezezza Simba nti Omugenzi ategeerekese nga Christine Namuleme nga tannafa yayombye ne mulirwana we akawungeezi akayise era mulirwana n’amutegeeza nga bwajja okukigwako era tewayise na lunaku nga z’embuyaga ezikaza engoye ! Kitalo nnyo.