Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 768 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

‘Naffe Palamenti yeba etuwa omusaala’ – Bayambi ba Bababka

June 10, 2019 · Mubiru Ali

Abayambi b’Ababaka mu Lukiiko Olukulu olw’eggwanga bavuddeyo nebeekubira enduulu eri omukubiriza w’olukiiko olukulu olw’eggwanga Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga nga baagala bateekebwa ku Parliamentary Commission, nabo basobole okubeera nga basasulwa omusaala okuva mu Palamenti so si Babaka kubesasulira.
Bano bategeezezza Sipiika nti bafuna omusaala oguli wakati w’emitwalo 30,0000 – 350,000 zebagamba nti ntonno nnyo era nga kino kibalemesa okutuukiriza emirimu gyabwe.