Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,066 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Nabbi Kakande bamugobye mu Masaka

October 6, 2017 · Mubiru Ali

Omusumba akulira kkanisa ya Synagogue Church of all Nations esangibwa ku bbiri mu Kampala, Nabbi Samuel Kakande leero alabiseeko mu kakiiko akanoonyereza ku mivuyo egiri mu by’ettaka akakulirwa Omulamuzi Catherine Bamugemereire era n’akkirizza okukomyawo ebyapa by’entobazzi n’okuzzaayo ebbaluwa eyali emuwadde olukusa okulima ebinazi.

Kino kibadde kiragiro okuva eri omulamuzi Catherine Bamugemereire
Bamulagidde okuggyayo buli kimu ekikye ekiri ku ttaka era Kakande asuubizza okukikola obutasukka Lwakusatu .