BREAKING NEWS
Observer: R. Nguse boat accident: Five more bodies retrieved MBU: Aroma exposes industry pressures and unethical exchanges Observer: Works convenes joint meeting to streamline motor vehicle registration Pulse Uganda: Missing student Victor Katungi found East News: Uganda’s Participation in the International Criminal Court: Risks Outweigh Benefits East News: Kapelebyong’s Labira Girls School Faces New Challenges as Enrollment Surges MBU: Dr. Hilderman applauds Silver Kyagulanyi’s 60% role in drafting Copyright Act Pulse Uganda: Uganda conducts Africa’s first fish census

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Nabbambula w’omuliro akutte essomero lya Victoria Nile Primary School – Jinja

Atwala eby’enjigiriza mu Jinja Municipal Council , Jonathan Kamwana asabye bannannyini masomero wamu n’abo abagakulira okugula ebyuma ebizikiza omuliro ogukudde ejjembe mu kwokya amasomero ensangi zino .

Kini kiddiridde essomero lya Victoria Nile Primary School okukwata omuliro enkya ya leero nga kiteeberezebwa nti omwana w’omu ku basomesa b’essomero eryo yabadde akuma ssitoovu wabula omuliro negukwata ekisenge mwebasula ekiriraanye Main Hall olwo negulanda ng’amabeere g’embwa .

Ye akulira essomero lino omukyala Harriet Gandhi aganba nti Police ezikiza omuliro yaggidde mu budde era omuliro n’eguzikiza wabula nga ebintu byonna ebibadde mu kisenge kino bisirisse .

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply