Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 718 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Nabatta lwa mukazi kunzira – Ndyanabo

June 8, 2022 · Mubiru Ali

Eyaliko Omusomesa mu Ssetendekero wa Makerere, Emmanuel Ndyanabo, agambibwa okutta abaana be 2 akwatiddwa. Bwabuuziddwa ekyamuviirako okutta abaana nategeeza nti omukyala gweyali abeera naye yeyamuleetera okukola kino. Ono agamba nti omukazi yamuzira natandika okwebaka n’abasajja abalala. Nti era yamulemesa nokwegazaanyiza mu bizineesi ye gyeyatandikawo.