Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 103 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Nabakooba alaajanidde Museveni – Akalulu kakaaye.

September 23, 2015 · Mubiru Ali

Eyaliko omumyuka w’omwogezi wa police Judith Nabakooba alaajanidde Pulezidenti Museveni akyuse RDC wa Mityana lwa kwenyigira mu byabufuzi ebyawulayawula.
Nabakooba alaajanye oluvannyuma lwa RDC ono Ltd. Joy Walusimbi kumulemesa kwogera mu lukungaana olwabadde e Ssekanyonyi omwayogereddwa abalala abeesimbyewo ku bifo ebirala nga Deborah Kinobe, Henry Kamya Makumbi.
Nabakooba yeesimbyewo ku kifo ky’omubaka omukyala owa Disitulikiti ye Mityana nga avuganya Hon Sylivia Namabidde.
Wabula ye RDC agamba nti obudde bwabadde buzibye.